kitabo ky'Omusiraamu Omupya
kyawandsiibwa Shiekh Fahd Salimu Bahammam
Daru Sama Al-Kutub etwaala omukisa guno okwanjula ekitabo ekiinwatiya (Ekitabo ky'omusiraamu omupya), ekikikirira omulimu ogusookera ddala ogulina ebibala ebiri kumutindo, ebigatta wakati w'omusingi gw'okusoma n'okufulumya eby'ekikugu, era gu omwesila Omusiraamu omupya mu bitundu omukisa eby'ensi mu nnimi ez'enjawulo.